Mutenzaggulu ono eyakubye ensi zino ku Lwokutaano nga March 28 yalese agoyezza ebibuga nga we bukeeredde kumakya g'Olwomukaaga ng'abadduukirize bakyafuuza mu mafunfugu n'ebisenge by'ennyumba ezaagudde ...
AMERICA nā€™ekibiina kyā€™Amawanga Amagatte bayingidde mu butakkaanya obuli e South Sudan obwavuddeko Pulezidenti Salva Kiir okulagira amagye ne gakwata omumyuka we Dr. Riek Machar.
OBUBINJA obwā€™omutawaana obwā€™abakukusa nā€™okutunda enjaga eyā€™ebika ebyā€™enjawulo omuli eyā€™obuwunga nā€™eyā€™amazzi bweraliikirizza poliisi olwā€™engeri gye busimbye emirandira mu Uganda nā€™okutendeka abaana ...
PAASITA Bugingo akatemye ababadde bamubeeba okuzimba ekkanisa gye baakazaako erya Pentagon nti, ssente eziriwo tezimala wadde okusima omusingi gwayo. PAASITA Bugingo akatemye ababadde bamubeeba ...
MINISITA wā€™ebyenjigiriza nā€™emizannyo, Janet Museveni atenderezza enkulaakulana ereeteddwa okuvumbulwa kwa tekinologiya owā€™omulembe, kyokka nā€™asaba wabeerewo ekikolebwa ereme kufuuka kizibu.
POLIISI e Kasangati ekutte abadde yeeyita omukozi mu maka gā€™Obwapulezidenti ngā€™erayā€™akwanaganya PDM mu Kasangati Town Council okumalira ddala emyaka ebiri. yā€™akwanaganya PDM mu Kasangati Town Council ...
OMUDUUMUZI wa poliisi mu ggwanga Abas Byakagaba alagidde abaserikale nadala abali ku madaala aga wansi okujjumbira ssente ezinabayamba mu biseera byabwe ebyómumaaso nadala nga bawummudde emirimu ...
ABABBIRA ku booda nga abakozesa ebissi kkooti ebasindise ku meere e Luzira.Abavubuka babiri baasimbiddwa mu kkooti ya Buganda road ne baggulwako omusango gw'okkubbisa eryanyi oluvannyuma ...