Kyadaaki abakulira amagye ge ggwanga aga UPDF bavuddeyo nebetondera eggwanga olwefujjo.
ABATUUZE mu ggombolola ye Masuliita e Wakiso balaajana lw’abakozi ba Gavumenti abavunanyizibwa ku by’amazzi okubagerekera ebisale ebisusse ku mazzi Gavumenti geyabasembereza mukitundu kyabwe ...
ABABAKA ba Palamenti ab’ekibiina kya NRM bongedde okutalaaga Buganda mu kaweefube w’okulaba nga baggya ekitundu kino ku b’oludda oluvuganya mu kalulu ka 2026.
AKULIRA enzikiriza y' Obumu Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka asabye bannayuganda okwewala okulya mu bannaabwe enkwe naddala nga baweebwa ssente okutabangula emirembe egyaletebwa gavumeti ya ...
GABADDE maziga,na biwoobe mu kusabira omubiri gwa badde omusomesa w'essomero lya Seeta High School ku ttabi lye Mbalala Ivan Oloya eyatiddwa olw'omukaaga bweyabadde adda mu makage e Bajjo, mu Nyenje ...
Okuva mu buto, Rose yalina enteekateeka y’obulamu nga bw’abwetaaga omuli okumaliriza okusoma, okufuna omulimu, okutandika amaka, n’okubeera mu ssanyu. Okumala akaseera, buli kimu kyalabika ng’ekiri ku ...
KKAMPUNI ya Vision Group efulumya ne BUKEDDE yeeyamye okuyambakoObulabirizi bw’omu Bukiikakkono bwa Uganda mu kutegeka olunaku lw’Abajulizi omwaka guno.
Heard, y’omu ku bawala abaali balya ssente n’okucakala mu mabbaala ag’enjawulo ...
Emboozi za boda - Aba tuktuk bagamba bbo be basajja aba booda baana nnyo ...
EBY’OKUYIMBULA munnamateeka wa Dr Besigye bijulidde wiiki ejja omulamuzi yekennenye ensonga zaataddemu ng’asaba okweyimirirwa.
ENKUBA ekedde okutonnya ku makya ga leero esse abantu babiri okubadde George Bogere 63 omutuuze we Gayaza Makenke ng’abadde akola obwa Securiko mu kkampuni Security Brasoz Airline gy’abadde akedde ...