ABAGAGGA b’omu Kampala n’abantu ab’enjawulo bakungubagidde omugagga Edward Mperese Nsubuga, 74, nnannyini wooteeri za Samalien ezisangibwa ku nguudoez’enjawulo mu Kampala.
MUJIB Kasule ye nnannyini Proline FC ne Proline Academy. Yaliko kitunzi w’abazannyi ate olumu yeesimbawo ku bwapulezidenti bwa FUFA oluvannyuma n’ava mu lwokaano. Okulonda kwa FUFA kwa mwaka guno mu ...
OLUVANNYUMA lwa Muhammad Nsereko okulangirira bw'atakomawo ku kifo ky’omubaka wa Kampala Central, abantu 9 beesowoddeyo okumusikira. OLUVANNYUMA lwa Muhammad Nsereko okulangirira bw'atakomawo ku kifo ...
Abalimi n’abasuubizu b’ebirime mu Uganda ebyabwe byolekedde okutereera aba Uganda Airlines bwe bataddewo ennyonyi egenda obutereevu mu Bungereza nga yaakugwa ku kisaawe kye Gatwick emirundi ena mu ...
Ekitongole ekirwanirira okutaasa obutonde bw'ensi ekimanyiddwa nga National Environment Management Authority (NEMA) kisse omukago ne Yunivasite ye Nkozi mu kaweefube gwe baliko ow’okusimba emiti ...
Dr. Elizabeth Nabatanzi Lugudde eyaliko omuwabuzi wa pulezidenti ku nsonga ez’enjawulo n’eyali bba Sam Lugudde gw'alinamu abaana mukaaga baludde nga beewuuba mu kkkooti ku nsonga z’ettaka ly’amaka ...
PULEZIDENTI wa Ukraine ateze Trump akalippo atabuke ne Putin ekibalo ky’olutalo lw’eggwanga lye kiveeyo nga bwe yakibala.
EKITONGOLE ky’ebigezo mu ggwanga ekya UNEB kisazizzaamu ebyava mu bigezo bya PLE eby’abayizi 3,513 lwa kwenyigira mu kukoppa.
MINISITA w’ebyettaka, Dr. Sam Mayanja awadde ebiragiro ku ttaka lya Gavumenti erya Sango Bay erisangibwa mu disitulikiti y’e Kyotera nga lyali liweereddwa bamusigansimbi aba BIDCO okulimako ebin ...
ABALAMUZI mu kkooti ejulirwamu eyatudde mu kibuga Masaka okumala ennaku ssatu baawuniikiridde oluvannyuma lw’abaserikale b’amakomera okubategeeza nti omusibe eyasalirwa ekibonerezo ky’okusibwa obulamu ...
ABASAWO b’ekinnansi abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda n’Eddagala Lyayo, bongedde kaweefube mu kulwanyisa ekisaddaaka bantu n’abasawo abafere. ABASAWO b’ekinnansi abeegattira mu kibiina kyabwe ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results